Skip to content Skip to footer

Gwebawadde ssente z’obukadde bamusse

Bya Magembe Sabiiti

Namukadde ow’emyaka 86 abadde yakaweebwa emitwalo 2 nekitundu, ezibaweebwa gavumenti buli mwezi, bamuyingiridde nebamutta mu bukambwe obwekitalo.

Bino bibadde mu gombolola ye Kiyuni mu district ye Mubende.

Omugenzi ye Bukirwa Federesi ngabadde mutuuze ku kyalo Lwemivubo.

Kati ssentebe we gombolola ye Kiyuuni, nga ye Byamunugu Aloyizious ategezezza ngabattemu bwebakozesezza emiggo okutta omukadde ono.

Leave a comment

0.0/5