Skip to content Skip to footer

Jimmy Rwamafa atuuse ku kooti ewozesa abalyaake

File Phot:Jimmy Rwamafa atuuse ku kooti ewozeza abalyake
File Phot:Jimmy Rwamafa atuuse ku kooti ewozesa abalyaake

Eyali omuwandiisi mu ow’enkalakalira mu ministry evunanyizibwa kunsonga z’abakozi Jimmy Rwamafa atuuse ku kooti ewozesa abalyaake, okuddamu okuvunanibwa emisango gy’obukenuzi.
Lwamafa avunanibwa omusango gw’okubulankanya ensimbi obuwumbi 88 okuva mu kitongole ekitereka ensimbi z’abakozi ekya NSSF.
Kino kyadirira kooti okuddamu okuyitta Rwamafa, eyali omubalirizi w’ebitabo mu ministry Christopher Obye ne Stephen Kunsa eyali akulira okunonyereza.
Kinajukirwa nti omwezi 4 emabega kooti yagoba omusango ogwali guvunanibwa Rwamafa n’abalala 8 ogw’okubulankanya ensmbi obuwumbi 165 ezaali ez’akasiimo k’abakozi.

Leave a comment

0.0/5