Skip to content Skip to footer

Kabuyonjo ku nguudo

Toilets in Wankulukuu

Minisitule y’ebyentambula esabiddwa okuzimba ebifo ebikyazimbwamu oba ziyite zikabuyonjo ku nguudo ezigenda ewala.

Ssentebe w’akakiiko ka palamenti akakola ku by’entambula Ephraim Biraaro agambye nti enguudo ezisinga obungi tezirina bifo bikyamirwaamu, ekiviirako abantu okweyamba mu nsiko.

Biraaro agambye nti obubi buno enkuba buli bw’ebutonnyamu  ebukulukusa okutuuka mu nzizi ekivaamu obulwadde.

Leave a comment

0.0/5