Skip to content Skip to footer

Kagimu agamba nti akyebuuza ku balonzi okwesimbawo

Bya Ivan Ssenabulya

Mayor wa munispaali ye Mukono George Fred Kagimu ategezeza nga bwakyetegereza ensonga yokwesimbawo ku bubaka bwa palamenti mu 2021.

Ono waddenga wa DP yategeeza nti alina ekirowoozo okuvuganya ku kifo kyomubaka Betty Nambooze.

Kati era akirizza nti kituufu aba People Power nabamu ku bakulu mu kibiina baamusabye, naye akyalina byayagala okwetegereza.

Leave a comment

0.0/5