Skip to content Skip to footer

Kasasiro atabudde abakulembeze mu kampala

kasasiroAbakulembeze  mu massekati ga kampala ssibamativu n’engeri ensonga za kasasiro gyezikwatiddwamu.

Amyuka meeya we gombolopla eno Sam Gombya agamba nti yadde nga KCCA yateeka omukono ku ndagaano n’aba kampuni ya Nabugabo Nabugabo Up deal joint venture okukunganya kasasiro abatuuze bemulugunya ku nsimbi enyingi ezibasabibwa okukunganya kasasiro ono.

Kati Gombya ayagala wabeerewo okukkanya ku ngeri gyebayinza okukunganyamu kasasiro ono.

Leave a comment

0.0/5