Bya Shamim Nateebwa
Kamala byonna wa Buganda awabudde abakulembeze okuwulirizanga abantu baabwe.
Owembuga agamba nti obukulembeze ku mitendera gyonna butambulira ku bantu, kalenga balina okubategera okuttu okubawuliriza.
Charles Peter Mayiga abadde mu kusaba kwa sekukulu wali ku lutyikko e Rubaga, ngaebigambi bye abyesigamizza kungeri ennongosererza mu ssemayteeak gyezakoleddwamu.
Wabula asabye abantu obutagwamu ssuubi.