Skip to content Skip to footer

Balumbye ekibanda ky’emmotoka

YUASA

Poliisi ekyagumbye ku kibanda ky’emmotoka ekya YUASA ab’ebibiina by’obwa nakyeewa gyebakedde okwekalakaasizza.

Aba Action AID ne FIDA, beebakulembeddemu abeekalakaasi abalumbey ekibanda kino n’ebipande ebisaba nti abasajja abasobya ku muwala ekirindi nga baali bakola mu kibanda kino bakwatibwe

Bano era baliko omukuku gw’ebbaluwa gwebakuutidde nnanyini kibanda kyokka nga tabaddewo.

Wabula poliisi ng’ekulira Wesley Nganizi abatutte ne babugi ssimufungize

Nganizi agambye nti bakusigala nga bakuuma ekiband akino kubanga tebannafuna muntu yenna abategeeza nti alina enteekateeka ezekalakaasa

Bino bino biva ku muwala ow’emyaka 23 eyasobezebwaako ekirinda abasajja bataanoa bagambibw aokubeera enzaalwa ze buyindi ne Pakistani

Ababiri ku mano bamalamu omusubi

Leave a comment

0.0/5