Bya Moses Kyeyune
Eyali ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura wakujira ngabeera mu kkomera waddenga kiri wabweru wamateeka.
Gen Jje Odongo abadde ayanukula ku kwemulugunya okuleteddwa minister wensonga zomunda amu gwanga, mu gavumenti eyekisikirize Muhamed Muwanga Kivumbi akaladde okubuuza lwaki Kayihura bakyamugalidde, nokusukka essaawa eziri mu mateeka.
Odongo agambye nti emisango egimu ngejivunanwa Kayihura minene nga tejiyinza kugoberera mitendera gya ssemateeka.