Skip to content Skip to footer

KCCA emenye obuyumba obulala

demolition exercise

Ekitongole kya Kampala capital city authority kisanyizzaawo obuyumba obwazimbibwa ku makubo okuva e e Bakuli okutuuka e Kasubi ku masiro  ne ku luguudo lwa Makerere hill road.

Obuyumba obumenyeddwa kuliko amabaala, obuymba bwa chapatti, wamu n’obuyumba obulala.

Ye atekeratekera ekitongole kya KCCA Joel Kiggwe agambye nti kino kikoleddwa okugaziya enguudo zino.

Leave a comment

0.0/5