
Ab’ekitongole kya KCCA bayozayozezza Loodi Meeya Erias Lukwago nebakanasala abalala abaawangudde akalulu.
Omwogezi wa KCCA Peter Kawujju agamba bbo betegefu n’okukolagana nabuli omu okutwala ekibuga mu maaso.
Kawujju agamba kati balinda baalondeddwa kukakasibwa kakiiko k’ebyokulonda babayingize mu ofiisi.