Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: KCCA eyanirizza Lukwago

KCCA eyanirizza Lukwago

File Photo: Lukwago ngali mu yafiisi ku Kcca Ab’ekitongole kya KCCA bayozayozezza Loodi Meeya Erias Lukwago nebakanasala abalala abaawangudde akalulu. Omwogezi wa KCCA Peter Kawujju agamba bbo betegefu n’okukolagana nabuli omu okutwala ekibuga mu maaso. Kawujju agamba kati balinda baalondeddwa kukakasibwa kakiiko k’ebyokulonda babayingize mu ofiisi.

Read More