Skip to content Skip to footer

Kibuule asabye abazimba balooze ku nkulakulana eyo’mumaaso

Bya Ivan Ssenabulya

Minister owamazzi atenga ye mubaka wa Mukono North mu palamenti, Ronald Kibuule aabye abatuuze okuzimbanga nga batunuliiidde nenkulakulana eyinza okujja mu kitundu.

Kibuule agamba nti abantu bangi abasindikiriziddwa, namayumba gaabwe negamanyebwa, kubanga baazimba mu makubo.

Ono abadde ayogerera mu batuuze abababdde bakunganidde ku kyalo Buligobe e Namawojjolo, mu gombolola ye Nama.

Bino webijidde ga waliwo ebikwekweto ebigenda mu maaso okujja abantu, abesenza ku mammali ge kkubo.

Leave a comment

0.0/5