Skip to content Skip to footer

Kiggala alemedde ku poliisi ye Kayunga

 

kaihura

Poliisi mu disitulikiti ye  Kayunga etubidde n’omukazi kiggala ate nga kasiru.

Omukwanaganya wa poliisi n’omuntu w’abulijjo mu district y’e Kayunga Samuel Masolo anyonyodde  nga ono bweyasangiddwa  ng’alina omwana omuwere era kiteberezebwa okuba nga yasumagiridde mu Taxi n’emuyisa weyabadde alina okuviiramu.

Ye addumira poliisi mu district y’e Kayunga Johnson Kiconco asabye abasajja obutavumbikiriza mukazi ono kumutikka mbuto ndala.

Leave a comment

0.0/5