Bya Ritah Kemigisa.
Ssentebe w’akakiiko akakola ku by’obugaga eby’ensibo Keefa Kiwanuka ategeezeza nga obutaba na nsimbi bw’ekiviirideko etaka lya government lingi obutaba byapa.
Mu mwezi gwa December 2018, alipoota ya ssabababirizi w’ebitabi bya government yalaga nga etaka lya government lingi bweribiddwa kubanga teririina byabapa, era nga kaakano abantu batandiise okulyeguza n’okulisaako ebizimbe.
Mungeri yeemu alipoota yala nti abasinze okukosebwa kuliko etaka lya police, amakomera , famu za government kko nebirara
Kati Kiwanuka agamba nti ebitongole bya government ebisinga tebirina nsimbi okusobola okuteeka etaka lino mu byapa, kale nga yensonga lwaki kati ayagala yaatwala.