Skip to content Skip to footer

Abajanjabi batandise okuduka ku balwadde ba kookolo.

Bya Shamim Nateebwa.

Abasawo abakugu bagamba nti ensangi zino abajanjabi batandise okuduka ku balwadde ba kookolo ekyongedde okubakosa.

Twogedeko ne Dr Hellena Nam  nga no musawo mu dwaliro elya HIK wano m Kampala naagamba nti abalwadde ba kookolo bangi bali waka bavunda mpaawo abafaako , kale nga kino kyongedde okubigisa embeera gyebabaamu.

Kati ono agamba nti nekyabalwadde okulwawo okugenda mu dwaliro nakyo kireese emitawaana  abantu abasinga bagenda okujja nga bawedeyo.

 

Leave a comment

0.0/5