Skip to content Skip to footer

Lord Mayor Erias Lukwago Akwatiddwa

 

 

 

Meeya wa Kampala Elias Lukwago ajja kulwawo nga yekunkumula eby’obufuzi.

Poliisi emukutte era wowulirira bino nga atemeza mabega wa mitayimbwa ku kitebe kya poliisi ju Kampala.

Abadde agenze mu paaka ya takisi enkadde okwekebejja embeera nga bweri oluvanyuma lw’ekikwekweto kya KCCA ekifuuza takisi ezitanasasula musolo ogwe 120,000/-.

Kikakasiddwa nti Lukwago akyakuumibwa ku kitebe kya police ekya CPS

Leave a comment

0.0/5