Akakiiko akalondesa kakkirizza loodimeeya Erias Lukwago okugenda mu maaso n’enkungaana ze
Lukwago olwaleero yesozze akafubo n’akulira akakiiko Eng Badru Kiggundu oluvanyuma lw’olukungaana lwe olwasooka okulinnyibwaamu eggere.
Lukwago agambye nti wabula ate akakiiko kamusabye okukuba enkungaana ng’agoberera ebiragiro bya poliisi kale nga talina nnyo ssuubi nti waliwo ekinaakyuka