Skip to content Skip to footer

Lunaku lwa bakyala

women strike

Emikolo gy’olunaku lw’abakyala mu nsi yonna gigenda mu maaso e kumi ng’omukulembeze w’eggwanga Yoweri kaguta Museveni amaze okutuuka

Emikolo gino gyetabiddwaako abantu abatali bamu okuli ababaka mu palamenti, ba minister n’abakulembeze ku mitendera gyonna

Yyo gavumenti etenderezeddwa olw’omulimu gwekoze mu kulwaniriraa eddembe lyabakyala

Omubaka omukyala owe Ibanda Margaret Kiboijana agamba nti abakyala bazze betongola , bafubye okwekolerera naye nga kati abasajja beebalina okwongera okusomesebwa ku ngeri y’okukwatamu abasajja b’ekika kino.

Leave a comment

0.0/5