Skip to content Skip to footer

Mafaabi yegaanye okubba ettaka

Mafaabi 2

Omubaka we Budadiri mu bugwanjuba Nandala Mafabi awakanyizza ebigambibwa nti abba ettaka mu municipaali ye Mbale

Ng’alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku by’emirimu, Mafaabi agambye nti kituufu alina ettaka eriwera e Mbale kyokka nga lyonna yalifuna mu makubo matuufu.

Ono ategeezezza nti tanyagangako ttaka lya gavumenti nga yesigambye nti ttaka eriri ku luguudo olumanyiddwa nga Lumboi

Leave a comment

0.0/5