Skip to content Skip to footer

Katikkiro akunze obuganda

Buganda Lukiiko 1

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olunaku olwaleero asisinkanye abakulembeze okuva mu bwa Kyabazinga bwa Busoga nga bakulembeddwmu Katukiro.

Katikiro agambye nti Obusoga bulina okukolagana ne Buganda mu kutumbula embeera  z’abantu naddala mu kutumbula eby’obulamu, ebyenjigiriza wamu n’okulwanyisa obutabanguko mu maka.

Mayiga era agambye nti obukulembeze obw’ennono bulina okuyamba abavubuka abattikirwa mu matendekero agawaggulu, okuvunuuka ebbula ly’emirimu.

Mayiga era asabye abakulembeze b’enono okwongera okugatta abantu abamawanga ag’enjawulo abali mu bitundu byebakulembera.

Leave a comment

0.0/5