Skip to content Skip to footer

Makerere yaakusazaamu Diguli engingirire.

Bya Damali Mukhaye.

E Makerere akagaavyo galaga  abakulira etendekero lino bwebatonzeewo akakiiko akagenda okunonyereza ku basomesa abagaba obunonero eri abaana obwenjingirizi.

Bino okuvaayo kidiridde etendekero lino okugoba abasomesa 2 lwakugaba bubonero obugingirire , songa abalala 2 bagidwako ebitiibwa byabwe.

Bwabadde ayogerako ne banamawulire amyuka akulira etendekero lino Proff.Barnabasa Nawangwe agambye nti batandise okunonyereza mubuli collage okumanya abakyaakola omuze guno.

Ono agambye nti entekateeka weeziri ez’okusazaamu degree zonna ezagabibwa mubukyamu eri abayizi abaaganyulwa mu bubonero buno.

Leave a comment

0.0/5