Skip to content Skip to footer

Pulezident afunye ebaluwa y’okulekulira kwa Musisi.

Bya Ritah Kemigisa.

Government ekakasizza nga omukulembeze we gwanga Kaguta MUseveni bwafunye ebaluwa eyawandiikiddwa Executive director wa Kampala Jenifer musisi, nga kakasa nga bwaganda okulekulira obutasukka nga 15th  omwezi gwa December.

Bwabadde ayogerako ne banamawulire leero, omwogezi wa government Ofwono Opondo agambye nti president abaluwa yagifunye mubudde era akyegyetegereza, kale nga akadde konna wakwanukula ku biri mu baluwa eno.

 

Leave a comment

0.0/5