Skip to content Skip to footer

Mbuga wakuvunanibwa mu Novemba e Dubai

Bya Sam Ssebuliba

Tutegeezeddwa nga Omugaga w’omukampala Sulaiman Kabangala Mbuga  eyaggalirwa mu gwanga lya United Arab Emirate nakakano bwatanatwalibwa mu mbuga zamateeka kubunanibwa.

Mbuga yali wamu ne bannayuganda abalala 45 abavundira mu makomera e Dubai ku misango gyobufere, okukuksa ebiragalalagala, okuwamba nemiralala.

Moses Kasujja nga ono yayogerera ministry ekola ku nsonga z’amawanga amalala agambye nti SK Mbuga ab’obuyinza mu gwanga eryo bagamba nti bakyamunonyerezaako, kale nga mpaawo bwebayinza kumuyamba.

Leave a comment

0.0/5