Bya Ruth Anderah
Akakiiko akanonyererza ku mivuyo gye ttaka, akakyekebwawo omukulembeze we gwanga, nga kakubirizibwa omulamuzi Catherine Bamugemereire kalaze okutya, bagamba nti tebalina ssente ekyandikosa emirimu gyabwe.
Omulamuzi Bamugemereire agambye nti babadde basazeewo okusirika, naye batendewaliddwa, kuba ebbengaligeneredde kati myezi 4 nga tebabawa ssente, kubanga nemu mbalirira ye gwanga babalaeka bbali.
Akakiiko kano akatulako ba comisona 7, kabaddi katudde Amaya ga leero okukola wali ku wofiisi zaabwe e Wandegeya.