Skip to content Skip to footer

Minisitule efunye esuubi mu balimisa abapya abaakawandiisibwa.

Bya Ben Jumbe.

Minisitule  ekola ku by’obulimi eraze esuuubi nti abalimisa abapya abakawandiisibwa bakuyamba nyo mukubbulula eby’obulimi ebibadde bisaanawo.

Twogedeko n’akulira abalimisa mu minisitule ekola ku by’obulimi nga ono ye Beatrice Byarugaba  n’agamba nti bakafunayo abalimisa 3000, newankubadde baali beetaga  5000.

Ono agamba nti minisitule bano egenda kubawa buli kyetagusa basobole okutuukira dala kubantu ababeetaga

Leave a comment

0.0/5