Skip to content Skip to footer

Mu syria basibaganye enkalu

Syria

Abavuganya ne gavumenti mu ggwanga lya Syria basibaganye enkalu mu nteseganya ezigenda mu maaso

Kiddiride aba gavumenti obutakkiririza mu kya kusaawo gavumenti ya kiseera ng’enjuuyi bwezetereeza okuzza eggwanga ku mulamwa

Enjuuyi zombie era zikyagaanye okukaanya ku ky’okukolera omukulembeze ali mu ntebe bashar Al Assad.

Eggwanga lino limaze kati kumpi emyaka 3 mu lutalo oluvanyuma lwa bannansi okweyiwa mu nguudo nga bawakanya omukulembeze ali mu ntebe Bashar Al Assad

Leave a comment

0.0/5