Skip to content Skip to footer

Mugabo waakukola sitetimenti

Omwogezi we ssiga eddamuzi Vincent Mugabo wakulabikako ku poliisi okukola sitetimenti ku bigambibwa nti abadde yabuze.

Omusangop gwomuntu okubula gubadde gwawandisiddwa ku poliisi ya CPS mu Kampala olunnaku lwe ggulo, oluvanyuma lwokubula okuva ku Lowkusattu.

Ono kigambibwa nti mmotoka ye neya gavumenti byatambuliramu, bibadde ku kooti eyebyobusubuzi okumala ennaku zino zonna, ekyataddewo okutya okwamanyi

Kati omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Patrick Onyango, akaksizza bino era agambye nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5