Skip to content Skip to footer

Mukomye okukusa abantu- Janat Museveni

First lady

Muko mukulembeze w’eggwanga  Janat Museveni  ayagala amaanyi gongerwe mu kulwanyisa okukukusa abantu okufuuse baana baliwo mu ggwanga.

Bwabadde ayogerako eri bannamawulire olwaleero Mukayala Museveni ategezezza nga ekikolwa kino bwekitali kaybugunjufu nga ate kimeya mateeka.

Ono awadde eky’okulabirako eky’abaana abakukusibwa okuva e Karamoja okuletebwa ku nguudo ze Kampala okusabiriza ky’agamba nti kino kikosa obwongo bwaabwe n’okukotogera ebiseera byabwe eby’omumaaso.

Okusinziira ku kitongole ekikole ku bantu abayingira n’okufuluma eggwanga, bannayunga 179 bebakukusibwa okutwalibwa mu mawanga agatali gamu.

Leave a comment

0.0/5