Skip to content Skip to footer

Munnamawulire akiguddeko

Justice

Munnamawulire abadde mu kkooti essimu ye n’evuga atanziddwa emitwalo 10

Muzafaru Nsubuga kino ssinga kimulema wakwebaka e Luzira ssabbiiti bbiri

Ono abadde agenze kusaka mawulire agakwata ku mumerika agambibwa okukubisa doola ez’ebikwangala

Omulamuzi omukulu mu kkooti ya Buganda road Lilian Buchana y’awadde munnamawulire ono ekibonerezo

Omwezi oguwedde, era waliwo omukulu mu minisitule y’ebyenjigiriza eyatanzibwa emitwalo etaano lwa ssimu ye kuvuga ng’omusango gugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5