Skip to content Skip to footer

Museveni alagidde aba betingi obutabawa layisinsi

Bya Monitor

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni alagidde, nti tewabaawo kampuni ya beeting ndala yonna eweebwa license, atenga nezzo eziriwo ezaabwe tebazizza obugya.

Minister avunanyizibwa ku kuetegekera egwanga David Bahati, agambye nti presidenti ssi musanyufu, nengeri zaala gyatuttemu abavubuka, nga bangi tebakyayagala kukola.

Bahati okubotopla kino abadde aggalawo ousomo ogwakulungudde nnaku 4, nga gwategekeddwa obusumba bwe Kigezi, ngeno banadiini bategezeza nga bwebakoowa zzaala, nti azizza nnyo emabagega abavubuka.

Wabula ate omwogezi wa ministry yebyensimbi Jim Mugunga, ate agambye nti abadde yye tanamabyako ku kiragiro kya presidenti kino.

Leave a comment

0.0/5