Skip to content Skip to footer

Musisi asse abasoba mu 100 mu Iran.

Bya samuel ssebuliba.

Mu gwanga lya Iran Musisi owamaanyi abadde awezza obuzito bwa maginitute 7.3  ayisse mu gwangga lino mukiro ekikeeseza olwaleero okukakana nga abantu 129 bafudde

Abaduukirize bagamba  abantu abasinze okufa babade mu Kermanshah province,songa n’ebibuga ebirara bikoseddwa.

Mukaseeka kano abatuuze batandise okuduka mu maka gaabwe , era nga bangi balabidwako nga bali kunduudo baduka bade gyebasuubira obuyambi.

Leave a comment

0.0/5