Skip to content Skip to footer

Mwewale ebiri e Sudan-Bobi Wine

Bya Juliet Nalwoga

Omubaka wa Kyandodo East mu palameni Robert Kyagulanyi, alabudde gavumenti nokujijukiza esse ekitiibwa mu ddembe lyobuntu, n’enfuga eyamateeka okwewala ebir mu Sudan okutuuka wano.

Bwabadde ayogerera mu lukungaana lwabanamauwlire lwatuzizza e Kamwokya, Bobi WIne nga yakulira ekisinde kyebyobufuzi kyebatuuma people power agambye nti abakulembeze abakyewangamizza ku bantu, basaana bekube mu mitima, ngabyesigamya ku biri mu Sudan.

Wano era akukulumidde poliisi kungeri gyekaygaanye okwanukula ku mabaluwa agabawnadikirwa, nga gabategeeza ku bivvulu bya Kyarenga ebya Easter.

Bobi Wine ngabadde wamu nabategesi be ab’ebivvulu, agambye nti baawandikira dda poliisi omwezi gumu emabaga, naye teyanukula.

Agambye nti ino kitegeeza nti ebivvulu bye byakugenda mu maaso, uba poliisi ekyagaanye okwenyenya.

Leave a comment

0.0/5