Skip to content Skip to footer

Wuuno atta abe Rakai

Killer rakai

Poliisi eyisizza ekiwandiiko ekirabula ku musajja eyakulembera okutta abantu mu district ye Rakai

Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti omusajja ono ye Fred Mujulizi  nga yeeyaluka olukwe olutta omusumba Mugambe na b’omu maka ge munaana mu district ye Rakai

Omusajja ono era yeeyatta n’omusajja omulala eyategereeka nga Joseph Kaholo ne Mukyala we Cissy Nakalwa e Kyabakazi

Nabakooba agamba nti omuntu yenna amanyi omusajja ono ategeezeeko poliisi okusobola okumukwata nga tanatta balala

Leave a comment

0.0/5