Skip to content Skip to footer

Ingrid Turinawe akwatiddwa

Ingrid arrested

Wabaddewo vvaawo mpitewo nga poliisi ekwata akulira abakyala ba FDC nebavubuka abalala 6 wali ku city hall

Abawanvu n’abampi bano bakulembeddwamu aduumira poliisi ya kampala James Ruhweza era babadde bamaze ebbanga nga bagumbye wabweru.

Ingrid Turinawe ne banne babadde bategeka kwekalakaasa mu ngeri y’okutambula nga badda ku palamenti gyebabadde bagenda okwemulugunya ku misolo egyassibwa ku mazzi.

Leave a comment

0.0/5