Skip to content Skip to footer

Mwongere amaanyi mu kudukiriranga abali mu buzibu ku mazzi

Bya Ivan Ssenabulya

Government esabiddwa okulongoosa mungeri gyedukiririramu abantu abagudde kubenje ku Nyanja, okusonola okukendeeza ku muwendo gw’abantu abafiira mu njega nga zino.

Kuno okusaba kukoleddwa omubaka wa parliament wa Buvuma Robert Migadde, nga kino kigidde mukadde nga elyato lyakabira wano e Mukono district, abantu abasoba mu 30 nebafa

Ono agamba nti engeri police yokumazzi gyeyanukukamu emiranga gyabali mu mitawana ekkyali mbi nyo,kale nga kino kigwana kukyusamu.

Leave a comment

0.0/5