Skip to content Skip to footer

Myaka 20 be ddu nga ssabasajja alamula obuganda

Kabaka akola

Olwaleero bwegiweze emyaka amakumi abiri bukyanga sabasajja kabaka wabuganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri atuuzibwa ku namulondo.

Bwali bwebuti mu mwaka gwa 1993 Ssabataka Ronald Muwenda Mutebi natuuzibwa ku namulondo wali ku kasozi naggalabi nafuuka kabaka wa Buganda okusikira kitaawe ssekabaka Edward Mutesa 2.

Ebikujjukuzo byatandise na mutanda kusimba miti ku kabaka anjagala neyeyongerayo ku Kayanja ke nga tannalambula mwoleso

 

Leave a comment

0.0/5