Skip to content Skip to footer

Nambooze aboola

File Photo: Nambooze ngali ne Besigye
File Photo: Nambooze ngali ne Besigye

Avuganya ku ky’obukiise bwa munisipaali ye Mukono Hajat Fatuma Ndisaba ayambalidde omubaka w’ekitundu kino Betty Nambooze olw’okusosola mu bakozesa emmotoka etambuza abalwadde gyeyawaayo.

Ndibasa agamba badereeva b’emmotoka eno baagala okuyamba maamawe okugenda mu ddwaliro ekyamuziirako okufa.

Wabula bino byonna Nambooze ebyegaana  era alumiriza Hajat Ndibassa okuba n’omukono mu nfa ya nyina olw’okukayanira eby’obugagga n’aba famile abalala.

Ndibasa akawungezi akayise y’abadde akuba kampeyini mu Katale ka Kamey era neyegaana obutaba na mpapula zetagisa okwesimbawo.

Leave a comment

0.0/5