Skip to content Skip to footer

Nkomyeewo ate na maanyi- Besigye

File Besigye nga alwanagana ne police
File Besigye nga alwanagana ne police

Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC  Dr. Kiiza Besigye asoomozezza omuntu yenna alina obujulizi nti y’asuubiza obutaddamu kwesimbawo ku bwapulezidenti yesowoleyo.

Nga ayogerako nebannamawulire amakya galeero wali ku ofiisi za Katonga, Besigye ategezezza nga bulijjo bwakinoganya nti enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda zisooka kukolebwako nga tanesimbawo.

Besigye ategezezza nga amanyi agawamu bwegetagisa okumegga gavumenti eriko kati.

Besigye avuganya ne ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Mugisha Muntu ku anakwatira ekibiina kino bendera mu kulonda kw’omukulembeze w’eggwanga.

 

Leave a comment

0.0/5