Skip to content Skip to footer

Nambooze ayambalide Museveni

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka wa munispaali ye Mukono Betty Nambooze akukulumidde babaka banne ngawakanya ekigambibwa, nti walaiwo abagala palamenti ebasasulire omusolo ogwe’siimu zabwe.

Ono bwababdde ayogerako ne banamawumulire, wali e Mukono agambye nti ebigenda mu maaso mu gwanga bikanga, nga kino akiyise mululu, kuba teri mubaka ayinza kubulwa 6000 okwesasuliraomusolo ku ssimu.

Nambooze olumaze nayambalidde omukulembeze we’gwanga ku ssente zagenda agaba mu bibiina nga cheque ziri mu mannya ga bank ya Uganda.

Kino agamba nti nakyo kikyamu, betaaga okumanya ddala ssente zagaba gyeziva.

Leave a comment

0.0/5