Bya Ivan Senabulya
Poliisi mu disitulikiti y’eKabale eri ku muyigo gw’abatemu abakidde Nnamukadde ow’emyaka 60 ne bamugya mu budde.
Omugenzi ye Alex Kamugisha ng’abadde mutuuze w’ekabira e kyanamira s/c mu disitulikiti y’eKabale
Kigambibwa nti ono baamutemye ne jambiya ku mutwe nobulago ekyamuvirideko okufa.
Omwogezi wa police mu bitundu bye kigezi Eli Maate akakasiza ettemu lino era okunonyereza kutandi