Skip to content Skip to footer

Obuganda buli mu kukungubaga,Olukiiko lutudde

Kabaka Sad

Obuganda buli mu kukungubagira maama wa kabaka, Namasole Rebecca Musoke Zirimbuga eyafa ssabiiti ewedde

Bendera ku ofiisi za Buganda zonna zeewuubira wakati ng’akabonero akalaga okukungubaga

Omwogezi wa Buganda owek. Denis Walusimbi agamba nti omugenzi wakusabirwa ku lutikko e Namirembe ku ssaawa mwenda olunaku lwaleero .

Bino bizze nga ‘olukiiko lwa Buganda lutuula olunaku lwaleero okuyisa ekiteeso ekisiima emirimu egikoleddwa omugenzi

Omugenzi wakuziikibwa olunaku lw’enkya e Makonzi Ssingo.

 

Leave a comment

0.0/5