Skip to content Skip to footer

Besigye asonze ekibuga, Lukwago akyatubidde

heavy deployment

Kyadaaki eyali akulira ekibiina kya FDc Dr Kiiza Besigye asonze ekibuga.

Poliisi yakedde kusalako maka ge okumulemesa okufuluma kyokka nga oluvanyuma lw’okwogera naye basazeewo nebamuleka

AKulira poliisi y’obukiikaddyom Samuel Omala ategeezezza nga Besigye bwebamugaanye okufuluma mu mmotoka mbu atambuza bigere era bw’atyo n’afuluma

Wabula ate ssibweguli eri Loodi meeya akyatubiridde mu maka ge e Wakaliga.

Lukwago agaaniddwa okufuluma kyokka nga naye aweze nga w’agenda okukuba olukungaana olunaku lw’enkya mu kibuga okulaga obutali bumativu ku ngeri y’ekijaasi gy’ayisibwaamu buli lw’agezaako okukola emilimu gye

 

Leave a comment

0.0/5