Bya Tom Angurin
Alipoota empya eyafulumiziddwa abatakabanira eddembe lyabakyala aba Forum for Women in Democracy, eraze nti Uganda, erina amalwaliro 10% gokka agabavubuka waddenga bebamu ku basing obujanjabi.
Bano bategezeza ngamalwaliro agasinga bwegatakola ku birwadde byabavubuka
Bwabadde afulumya alipoota eno akulira ekitongole Patricia Munabi agambye nti embeera eno yevuddeko nokweyngera kwabaana abatanetuuka okubuuka n’embuto.
Kati asabye gavumenti okukitunulmu batekawo amalwiaro gano ate mu bungi.