Skip to content Skip to footer

Tonny Kipoi akwatiddwa

Mp kipoi arrested

Eyali omubaka akiikirira abantu be Bubulo mu bugwanjuba Tonny Kipoi Nsubuga akwatiddwa

Ono akuumirwa mu kibuga kya DR. Congo ekikulu Kinshasa ng’alindirira okuvunaanibwa

Akulira poliisi y’ensi yonna mu Uganda Assan Kasingye agamba nti Kipoi akwatiddwa oluvanyuma lwa poliisi ya Uganda okuwereeza okusaba kwaayo mu Congo nti yetaagibwa

Ono akadde konna agenda kuba akomezebwaawo e Uganda okuvunaanibwa.

Kino kizze nga ssabawaabi wa Gavumenti yakamujjako emisnago gy’okulya mu nsi olukwe negisindikibwa mu kooti y’amaggye okugikolako

 

Leave a comment

0.0/5