Skip to content Skip to footer

Obwakabaka bukakasizza abamawulire obukuumi

Bya Shamim Nateebwa

Ngebula ssaawabusaawa okutuuka ku mazalibwa go’mutanda agemirundi 63, obwakabaka bwa Buganda buzeemu okukassa banamawulire ku kyobukumi.

Kino kizeewo oluvanyuma lwebiwayi byabamawuliire abamu abasaaka age Mengo okutegezza nga bwebabadde tebagenda kwetaba ku mikolo egyo olwokutulugunyunyizibwa abakuumi bobwakabaka.

Katikkiro wa Buganda yagaana okubaako kyayogera ku nsonga eno oluvanyuma lwobubaka obwasook okuva mu bwakabaka obwategeza nga bwewagenda okubaawo okunonyerezza ku bakumi abakuba banamawuliire misinde gyomutanda.

Mu bubaka bwomwogezi wobwakabaka Owek. Noah Kiyimba wagenda kutekebwawo oluiiko okugonjola ensonga eno.

Leave a comment

0.0/5