
Okubala obululu kutandise mu bitundu ebitalonze egulo wade nga waliwa ebiifo ebilonderwamu ebitalononze olwebikozesebwa obutabawo .Kigundu ategezeza nti akakiiko tekasobola kwonona sente zamuwi wa musolo nga kakubira obukonge obulala no kugula ebikozesebwa oluvanyuma lwe byaletedwa okwononebwa.