Skip to content Skip to footer

Okugema Ebola mu gwanga kutandise leero.

Bya Ben Jumbe.

Olunaku olwaleero Ministry ekola ku by’obulamu lw’etandika okugezesa edagala erigema Ebola era nga kino bakitandidde ku basawo benyini.

Kyasalibwaawo  nti okugezesa kuno kutandikire mu bifo 40, era nga district eziganyuddwa kuliko Kasese, Ntoroko, Bundibugyo, Kabarole, ne Bunyangabo.

Emmanuel Ainebyona nga yayogerera ministry eno agamba nti abagenda okukola okugema kuno baatusedda mu district gyebagenda okukolera omulimo guno

 

Leave a comment

0.0/5