Skip to content Skip to footer

Okukozesa obubi yintaneti

File Photo: Fred Enanga
File Photo: Fred Enanga

Poliiisi yenyamidde olw’abantu abakozesa obubi omutimbagana gwa yintaneti nebateekako obubaka obukuma omuliro mu bantu obugendereddwamu okuleeta obutabanguko mu ggwanga.

Nga ayogerako nebannamawulire olwaleero, omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred enang  ategezezza nti bazze balondoola ebitekebwa ku mutimbagano nebakizuula nti kati abasinga bakoowolerako balala kukola fujjo.

Kati poliisi okumaklawo kino bakutandika okukunya bonna abawandiika obubaka buno wamu n’emikutu gy’amawulire egibusasanya.

 

Abantu 2 bebakakwatibwa ku nsonga eno .

Leave a comment

0.0/5