Skip to content Skip to footer

Okulonda e Butebo

 

Emg Badru KiggunduEnteekateeka z’okujjuza ekyabaddemu minister akola ku bigwabitalaze Stepen Malinga zitandise

 

Akakiiko akalondesa kataddewo olunaku lwa nga 5 omwezi gw’okutaano okulonderako anamuddira mu bigere

 

Okuwandiisa abagenda owkesimbawo kwakubaaow nga 13 ne 14 era nga buli kimu kyakumalawo obukadde 469

 

Akulira akakiiko akalondesa, Eng Badru Kiggundu agamba nti kampeyini zakumala ennaku 20

Leave a comment

0.0/5