Skip to content Skip to footer

Okulonda kwa kenya kukyali mu lusuubo.

Bya samuel ssebuliba.

 

Mu Kenya agavaayo galaga nga  munna mukago gwa NASA Raila Odinga bwakalade n’asaba abalonzi bonna obutageza kwetaba mukulonda kuno okusemberedde, wabula bekalakaase okuva enkya okutuusa ku lw’oksatu

Odinga agamba nti waliwo obululu obw’akubiddwa wabula nga buno bwebugenda okukozesebwa Uhuru Kenyatta okubba.

Kati Odinga agamba nti tewabaawo akeera okugenda okulonda, kubanga buli kimu ekibiina kya Jubilee Kenyatta mwava kyamaze okutegeka nga kigasa bbo.

Okulonda kuno kugenda kubaawo ku lw’akuna sabiiti eno

Leave a comment

0.0/5